Omumyuka asooka owa Katikkiro Owek. Prof Twaha Kigongo Kaawaase, era munna Gomba akoowodde abantu ba Kabaka okujja mu bungi e Wankulukuku nga 31 omwezi guno beerabireko nga Gomba emegga Kyaggwe
Owek Kaawaase attedewo emitwalo 10 ku buli ggoolo ne mitwalo 50 singa Gomba ewangula